2 Kings 1:2

2 aAkaziya ng’ali mu Samaliya y’asimatuka n’ayita mu ddirisa ly’ekisenge kye ekya waggulu, n’agwa, n’alwala. Awo n’atuma ababaka eri Baaluzebubi
Baaluzebubi kitegeeza “mukama w’ensowera.” Erinnya eryo likozesebwa okunyooma katonda w’Abakanani ayitibwa Beeruzebuli (omulangira w’abadayimooni) mu

Matayo 10:25; 12:27.
bakatonda b’e Ekuloni, okubeebuuzaako obanga obulwadde bwe buliwona.

Copyright information for LugEEEE